letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de sumaya - lebboman

Loading...

sumaya lyrics

intro
ma baby bu bu buubu
nze lebboman
ne baba ku mapeesa, wo…
baby, sumaya..

chorus
jangu eno sumaya..
tondeka mukwano sumaya…
wandeka nga nkaaba…
wandeka mu kidaala nga mbiibya
x2

verse 1
tokigeza ne wesibira eyo
nze obeera onk-mye omuliro mwoto
obwongo nómutiima bisuula eyo
nze wanzigalira mu lock
love yo weliba ddagala lyanooga
nze wansiba miguwa baby
am ready, am ready, am ready
to fall your loss
nga bwegwaali edda mu ntandiikwa
temwali kukaaba maziga
mu love yaffe mwalimu
okuzina amazina ga sanyu
you my baby
ngamba kyensobeza nteleeze

chorus
jangu eno sumaya..
tondeka mukwano sumaya…
wandeka nga nkaaba…
wandeka mu kidaala nga mbiibya
x2

verse 2
love enyuuma nga gwoyagala
akufaako ngékimuli ekito
essente enyuma ozilina ozilyako
negwoyagala enyo
tobalеka okuseka
baby tonkyaawa
mu mutima obeera onfumise maggwa
am ready to do… buli kyoyagala
tondеka nawe beera fair
gwe amanyi ebyaama byange
gwe amanyi obunaafu bw-nge
wanzibikira amaaso
silinayo… oundi, ezira
mulala, niiwe gwe ninda
oli muntu omu gwe neetaga
abalala nze seefasa nabiita nabikoowa
nakuwa omutima gwali gumu
watwaala … o o
chorus
jangu eno sumaya..
tondeka mukwano sumaya…
wandeka nga nkaaba…
wandeka mu kidaala nga mbiibya
x2

..break..

verse 3
love yo weliba ddagala lyanooga
nze wansiba miguwa baby
am ready, am ready, am ready
to fall your loss
nga bwegwaali edda mu ntandiikwa
oli muntu omu gwe neetaga
abalala nze seefasa nabita nabikoowa
nakuwa omutima gwali gumu
watwaala … o o

outro
jangu eno sumaya..
tondeka mukwano sumaya…
wandeka nga nkaaba…
wandeka mu kidaala nga mbiibya
x2
the end..
thanks for learning the lyrics

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...