letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de munakesa - sammyboy ug

Loading...

bomu ya sadam. sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu
abasilaamu katubawe salaam- ebyokuzalawa zalawa eba haram
ba fan mwasitudde abaana ba ghetto- katubakube omuziki musabe ne battle
fanya fujjo owone- gano majje ga nato
tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)
temutya katunywemu ka lato- snapchat post batuweeyo ka photo
topapa my baby tuula wansi just settle
nkuyingize ekibaala batuweeyo bi bottle

onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa (mbuuza)
onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa

kibala kinyuma nga tuli babili- nga olina opposite s-x ebbali
bino byo binyuma nga fenna wetuli (hmm, hmm) – endongo etabuse efuuse kikili (kikili)
d.j yamanyi akayimba akaddako- uganda vibes kati nno ffe tuliko
kidongo kinyuma baby omukutteko- mutambulе mpola anti mwe muliko
abaana booyita abavubuka balinamu- communication zonna zibeela ku simu
wooyingila ekibaala table bazituddеmu- mulembe gwa bavubuka ffe banyinimu (don)

onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa

temulinda kengele- kambakubilewo omuziki paka kubigele
ebigambo tubisale- katuve mu kelele
nze minister womuziki mu state house e’magere
ate eno mukibaala- abasama balinye ku madaala
atalina belaire kyekiseela bakusange mukidaala
manager zikiza ku mataala abaze ne ba dem aba kawaani mbu baswaala
d.j ffe tujja keesa- tukubile muziki tetukya teesa
coconut takyantiisa- ba dem aba kawani sikyanywesa

onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa
onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa
d.j wakakuba baby onakeesa
ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa

bomu ya sadam. sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu
abasilaamu katubawe salaam- ebyokuzalawa zalawa eba haram
ba fan mwasitudde abaana ba ghetto- katubakube omuziki musabe ne battle
fanya fujjo owone- gano majje ga nato
tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...