letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de njagala - lydia jazmine

Loading...

lydia jazmine yeah
ndi first born atadibwako
nze asooka sidibwako
siri nga buli bu dummy, obwo
buli kaseera bubeera funny, obwo
nze neesaamu ku money, otyo
nyirira kimuli kutale, awo

njagala nga bweneyagala
so si nga gwe bweweyagala
matira nga bwenematira
so si nga gwe bwewematira
njagala onjagale nga bweneyagala
so si nga gwe bweweyagala
njagala omatire nga bwenematira
so si nga gwe bwewematira, aaah ah!

nze ndi kimuli ekinyuma okutimba
ninga ekikajo omutali namuginga
nze ndi mumbejja atamanyi bya kulimbwa
ne ka figure akalungi akanyuma okutimba

kati njagala babuuze ekinyiriza
ekinfananya abangereza
mbagambe sweetheart gwenafuna
yampa love nenyirira
kati njagala ompise ng’omugole (njagala)
njagala onkoleko emikolo (njagala)
njagala nkulage abakulu (njagala)
kati njagala ebikola amakulu
njagala nga bweneyagala
so si nga gwe bweweyagala
matira nga bwenematira
so si nga gwe bwewematira
njagala onjagale nga bweneyagala
so si nga gwe bweweyagala
njagala omatire nga bwenematira
so si nga gwe bwewematira, aaah ah!

njagala omukwano ogunkeese
ndyoke nkuwe ku mpoza
k-mu k-mu twesube
ebidugadde nga mbyoza

ndi kaana ka mummy, otyo
lwakuba nakula ne daddy, otyo
kati touch my body, awo
byaawe my baby, otyo

nzena ndi complete
taste chocolate
ndimu olumagnet, labayo
olusika gwe sweetheart

ndimu olumagne-, yeah yeah yeah
olusika gwe sweethear-, yeah yeah yeah
ndimu olumagne-, yeah yeah yeah
olusika gwe sweetheart, yeah yeah yeah
njagala nga bweneyagala
so si nga gwe bweweyagala
matira nga bwenematira
so si nga gwe bwewematira
njagala onjagale nga bweneyagala
so si nga gwe bweweyagala
njagala omatire nga bwenematira
so si nga gwe bwewematira, aaah ah!

i want you to love me
the way i love me
can you love me
the way i love me

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...