letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de sikutiiza - laur orlins

Loading...

laur orlins

sikutiiza

lwakuba sikutiiza

nandibadde nkuteekawo

naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo

lwakuba sikutiiza

emitima gyakaluba okugizawo

wetaaga loole y’abakusinga

kuba sikutiiza

obwambalo clear siganye

naye sija kuteekawo

ogw-nge gwakaluba,silimbye,ate ku lwaki
mpozzi osokera ku ccupa kuba obwongo webuva

nze sambala mipiira era ekyo tewelalikirira

amaaso gamazze dda osumulula,omumwa gunwe

kano sikateego, katuveeyo

nsonga lwaki of-kamira n’ekwata ku mutwe

kirungi n’ogisabika bw’oba oyagala

naye nze njagalirayo bwentyo ate olabika onsinga n’okunsinga

lwakuba sikutiiza

nandibadde nkuteekawo

naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo

lwakuba sikutiiza

emitima gyakaluba okugizawo
wetaaga loole y’abakusinga

kuba sikutiiza

namugamba ku wiikendi

teyaweza na but second

sinti wendi naye ndabika mwendi

okonkona osigalewo

okusula ku malala

ogw-nge gwakaluba

ate sikulwa

bwenkuteeka mu kifuba oyinza n’okulemelako

lino si ko nawe

okimanyi abaana bagonda nga amakovu
muvu akolamu ekkubo

nkimanyi sibwooli

tondaaga nti naawe mwooli,nkyali

mu bali

bali ba stingy nga bali broke nze ndiwakati

ate nsubira njaba nkivuddemu

so,abalowoza binyuma,mukutame

tubageme,mugiwulile mu meme

lwakuba sikutiiza

nandibadde nkuteekawo

naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo

lwakuba sikutiiza

emitima gyakaluba okugizawo

wetaaga loole y’abakusinga

kuba sikutiiza

topapa era oyinza obigendamu n’ebikulema

nkukakasa ate bangi,bavuddeyo

baakaba

amazima lwakuba taata wo yeyansooka

mubyokusaaga bewanawana

era nga beweleza obulabo naye

lwatuuka nga ensi ebavuga

nga omulwadde we ensimbu akubiddwa entununsi

lwakuba sikutiiza

nandibadde nkuteekawo

naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo

lwakuba sikutiiza

emitima gyakaluba okugizawo

wetaaga loole y’abakusinga

kuba sikutiiza

nela gwe abasinga

newe baleeta loole nga ejjude n’efika

mbafiisa. netwala gwe

nze nsaaga,lekelawo ok-mwenya

njagadde kuzza ssanyu lyo kuba

welitali mba siliwo

tubalaba yadde mwefula

abatatulaba

tumanyi okwana anti tunonya

emikwano mu byana

tulyoke tusatule ebyama

nze nkwagala nga tokunaama

kuba sagala mbeere nga gwe ompabira

ekiseera ekiddako nkuleka my banga,nwagi

lwakuba sikutiiza

nandibadde nkuteekawo

naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo

lwakuba sikutiiza

emitima gyakaluba okugizawo

wetaaga loole y’abakusinga

kuba sikutiiza

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...