letra de wakitibwa katonda ow'amaanyi - isaac senteza
elinnya lyo kiggo ky′amaanyi
abatukuvu mwe baddukira ne bafuna okuberwa
oli w’amaanyi mu bunafu bw-nge
oli w′amaanyi ne mu buw-nguzi
wakitibwa katonda ow’amaanyi
wabuyinza yaw-ngula amagombe
yawebwa amaanyi mu ggulu ne kunsi
mutukuvu, mutukuvu
oyo katonda mulamu era afuga
atudde ku ntebbe ye ey’ekisa
buli kyakulwanyisa ekiweseddwa tekilabe mukisa
oli w′amaanyi mu bunafu bw-nge
oli w′amaanyi ne mu buw-nguzi
wakitibwa katonda ow’amaanyi
wabuyinza yaw-ngula amagombe
yawebwa amaanyi mu ggulu ne kunsi
mutukuvu, mutukuvu
elinnya lyo kiggo ky′amaanyi
elinnya lyo lyambadde amaanyi manji
oli waggulu w’amaanya gona
elohim, adonai, shammah, yahweh
elohim (katonda asukulumye)
adonai (katonda atatondwa)
shammah (katonda awulira)
yahweh (katonda yakuwa)
elohim (katonda asukulumye)
adonai (katonda atatondwa)
shammah (katonda awulira)
yahweh (katonda yakuwa)
katonda asukulumye, katonda atatondwa (shammah)
katonda awulira (shammah) katonda yakuwa
katonda asukulumye, katonda atatondwa (yahweh)
katonda awulira (yahweh) katonda yakuwa
wakitibwa katonda ow′amaanyi
wabuyinza yaw-ngula amagombe
yawebwa amaanyi mu ggulu ne kunsi
mutukuvu, mutukuvu
wakitibwa katonda ow’amaanyi
wabuyinza yaw-ngula amagombe
yawebwa amaanyi mu ggulu ne kunsi
mutukuvu, mutukuvu
katonda asukulumye, katonda atatondwa (shammah)
katonda awulira (shammah) katonda yakuwa
katonda asukulumye, katonda atatondwa (yahweh)
katonda awulira (yahweh) katonda yakuwa
katonda asukulumye katonda atatondwa
katonda awulira katonda yakuwa
letras aleatórias
- nbg › letra de wolke 3 - nbg
- ichiro mizuki › letra de moero! masked rider - ichirō mizuki
- tall black guy ozay moore › letra de nupwr - tall black guy & ozay moore
- adrienne camp › letra de i can’t save myself - adrienne camp
- onal › letra de ethanol & drive by - onal
- qokisst › letra de мелатонин (melatonin) - qokisst
- the teelle › letra de tedd where are you (tedd please remix) - the teelle
- rigos › letra de тропический шторм (tropical storm)* - rigos
- malik montana › letra de żelazko - malik montana
- marco a muniz › letra de luz y sombra - marco a. muñiz