letra de yitayo - winnie nwagi
a winnie nwagi
chozen blood
fire babe
bomba beats
ogonda bulala nkutidde honey
naye ŋendako mu kampala
kunoonya money
mi ah fi woulda caress your body
nkujjukize laavu ey’obubadi
sweet oh baby don’t go
baby don’t go
yasibawo oluggi lw’emiryango
ono y’asalawo
abaali baliwo olutalo baalulabako
omukwano gwaffe gwaliko
ng’oleeta ne keeki ne ndyako
nga twefaako
yiwoyiwo, ffe twaliko
yiwoyiwo, ye ffe twaliko
ah yitayo ondabeko
ah yitayo ondabeko honey
omukwano gwo gwe guliko
tukole ebiriko
ah yitayo ondabeko
ah yitayo ondabeko honey
omukwano gwo gwe guliko
tukole ebiriko
nkweka, mu masuuka go
ntambulire ku mateeka go
weta weta ku makoona go
hmmm, i love you babe
olwaleero oba osalawo
wepimire ku sowaani ky’omalawo
nga k’olekawo kе ndyawo
i love you so more and more
deep in lovе, deep in love
laba ku ttivvi yo kuliko akalango
bakulabe bakuveeko
oh babe
ah yitayo ondabeko
ah yitayo ondabeko honey
omukwano gwo gwe guliko
tukole ebiriko
ah yitayo ondabeko
ah yitayo ondabeko honey
omukwano gwo gwe guliko
tukole ebiriko
ogonda bulala nkutidde honey
naye ŋendako mu kampala
kunoonya money
mi ah fi woulda caress your body
nkujjukize laavu ey’obubadi
olinawo ku laavu ey’enkeera?
nasuze bubi on’ompa ku ky’enkya?
ka kiss ko ku makya kampoomera
kasita okasiika, n’okaleeta
nkujjukira, nkujjukira
nga tutudde ku katebe k’embaawo
wanjagala kuva ku ssomero
bw’onokkiriza, leero ondyawo
ah yitayo ondabeko
ah yitayo ondabeko honey
omukwano gwo gwe guliko
tukole ebiriko
ah yitayo ondabeko
ah yitayo ondabeko honey
omukwano gwo gwe guliko
tukole ebiriko
ah yitayo ondabeko
route music
yesse oman rafiki
omukwano gwo gwe guliko ooh
letras aleatórias
- letra de ayıp değil mi canım - yıldız tilbe
- letra de good news - byron hill
- letra de insides - reyna biddy
- letra de feeling fine - ultrabeat
- letra de granny sellin' dope - riff raff
- letra de coorie doon - matt mcginn
- letra de mashin - curren$y
- letra de bera - love fighter - bera
- letra de mirror - m83
- letra de affection - lbc aka imani mccaine