letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de nkulinze okole - silver kyagulanyi

Loading...

nkulinze okole – silver kyagulangyi official lyrics

1. waliwo esaara gyenina, k-mutima yesu gyomanyi
ng’okufuba kw-nge kulemye, nsigaze okukutunulira
waliwo obulumi mwempita, wakati wo nange bwomanyi
nganfubye okubuvugilira, sente nazo nezilemwa

nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yange gyoli
katonda w-nge nkulinze okole. x2

2. olusi n’okusaba kurema, nenkabila mumaso ggo
bwenzijja eno awali abalala, nenyimilira nenegumya
silina plan nakamu, yesu w-nge gwe antegelera
obulamu bw-nge nokufa, byona bili mukono gwo

nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yangе gyoli
katonda w-nge nkulinze okole. x2

3. kwonna okufuba kw-ngе tekunyambye, n’amagezi gange mpulira gakomye
simanyi kati binagwa bitya, ggwe amanyi

nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yange gyoli
katonda w-nge nkulinze okole. x2

4. nebano abalala abakunonya, bamu obulumi bungi kwebatudde
balokole obakwatireko
nkulinze okole, nkulinze okole, nyimusa esaara yange gyoli
katonda w-nge nkulinze okole. x4

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...