letra de nyamba - shawn kimuli
(verse 1)
okusooka, kankugambe nkwagala
ekyokubili neneny e’ebibibyange bye nkozze
webele, okuntunsa wanno wentuse
kibadde kisa, nakusasira kwo bino byompa.
obuyambi bw-nge nze, buva jooli yesu, bwotayamba tewali ayamba bobuwe
omutima gw-nge no’mwoyo, gwe gwebitunulidde
nsitul’ amaaso gange, obuyambi bw-nge buvawa
(chorus)
nyamba kitange bela nange mubuli mbeela.
tondekka ngawo omutima gw-ngenge gulaga jolaga.
nyamba kitange nkole’byo bye wagamba.
nymba nyo’kusinga, enkomelelo yange’ebele nungi
(verse 2)
mu bukowu, nziza bujja mumanyi.
nga silaba, nzibula ndabbe ekubo lyenkwata
mukizinkiza, bela eetabaaza
mumbuyaga, nekweke mugwe olwazi
slina kyendi nze, silina kulw-nge,
ninda kuva jooli gw’anfula kyendibba.
omutima gw-nge no’mwoyo, gwe gwebitunulidde,
nsitul’ amaaso gange,
obuyambi bw-nge buvawa leero.
(chorus)
nyamba kitange bela nange mubuli mbeela.
tondekka ngawo omutima gw-ngenge gulaga jolaga.
nyamba kitange nkole’byo bye wagamba.
nymba nyo’kusinga, enkomelelo yange’ebele nungi
(bridge)
oow ooo
nkunonye mu mwoyo nemumazima,
ebinumba byo nambi kukwasiza.
wadde nga ndi muntu buntu, kankole ekyo’buntu,
nganawe bwotyo- nyamba
obuyambi bw-nge nze, buva jooli taata bwotayamba tewali ayamba bobuwe
omutima gw-nge no’mwoyo gwe gwebitunulidde,
nsitul’ amaaso gange,
obuyambi bw-nge buvawa leero
letras aleatórias
- letra de der heilige schwanz - westernhagen
- letra de rock shit - yrm bear
- letra de тайная лента (secret feed) - сява (syava)
- letra de the boy she thinks about - tøbias
- letra de a day in my mind - delaine the main
- letra de space junk - diego & jensen
- letra de poso me agapas - dirty harry (cyp)
- letra de party 2 nite cover - gomi (uk)
- letra de viral asaivu - thomas kingstone samuel
- letra de king kong - vicigod