letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de nvunama gyoli - pastor wilson bugembe

Loading...

mukama obadde mulungi gyendi
obadde mwesigwa nze wesiri
lengera olugendo luno gyenvude

mbera mulimba bwengamba nti nze eyeyambye

ompadde ku ssanyu mukama
onerabiza obwaavu kabaka
onyize ebiwundu ku mutima gw-nge
onsangudde amaziga muwonya
onwanidde entalo
kubyokoze nvunama gyoli

hey hey hey!
kati nvunama gyoli nkusinze
ssebo, hallelujah
bwenengera gyenvudde watiisa, ssebo
nvunama (oh) nvunama gyoli

hey hey hey!
kati nvunama gyoli nkusinze
ssebo, hallelujah
bwenengera gyenvudde watiisa, ssebo
nvunama (oh) nvunama gyoli
nvunama (oh) nvunama gyoli

naliinga omuzibe nga silaba (nga silaba)
nga mbuyanira mumakubo (oh oh)
nga ngenda nsimba akaggo mpola (mmh.)
ng′ebiroto byaazika (nga byazika)
ng’ebyokuba obulungi byazika (mmmh.)
gwe nonkwata ku mukono lwa kisa
n′onkulembera mu mukkubo (oh)
n’ontwala munsi gyessaamanya
n’onkwata k-maaso nendaba (nendaba oh)
laaba! nga ndi muddundiro ely′omuddo omuto (ehey)
k-mabbari agamazzi amateefu (ago)
waamu nabalabe bange oh

ontekeddetekedde emeeza
onsize amafuta k-mutwe (oh.)
ekikompe kiyiiwa (kiyiiwa)
kubyokoze, nvuma gyoli (oh…)

hey hey hey!
kati nvunama gyoli nkusinze
ssebo, hallelujah
bwenengera gyenvudde watiisa, ssebo
nvunama (oh) nvunama gyoli

hey hey hey!
kati nvunama gyoli nkusinze
ssebo, hallelujah
bwenengera gyenvudde watiisa, ssebo
nvunama (oh) nvunama gyoli

nenkuwa ettendo, ssebo (nvunama nvunama gyoli)
nze ani? nvunama (nvunama nvunama gyoli)
nze ani gw′okozze ebyekisa? (nvunama…, nvunama…)
nvunama, nvunama gyoli

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...