letra de mama - pallaso
maama nsonyiwa
silina binjji byakuwa
byonna obigwanila
era ndyeno nkola
nsabila esaala
sente bwenafuna
nziijje nkukalire
ndyeno omutiima gunuma
kuba nkiimanyi olumu enjala ossula
nsabila maama njakusenvula mpola
ey’embera njikyuse
maama
ooh maama (ooh maama)
webale maama
byonna maama (byonna maama)
gwe maama
ooh maama (ooh maama)
webale maama
byonna maama (byonna maama)
maama gwe mukwano gw-nge
katonda gweyampa asinge
gwe buli iwosabba onsabila
enzijji nga mungu anzigulila
engato empya engoye
ebyamasanyu n’obyeressa
maama ndikusasula ntya
oli malayiika
omukazzi asinga obulunji
maama oli ambasadda wa katonda
ensulo y’ebilunji
era nabino byendi byonna
gwe wasima omusinji
mumusana n’enkuba
gwe tewapowa
omukadde anzala kano akayimba kako
maama
ooh maama (ooh maama)
webale maama
byonna maama (byonna maama)
gwe maama
ooh maama (ooh maama)
webale maama
byonna maama (byonna maama)
webaale kutukuzza ffena nga tuli kimu
mubyonna by’ewakola sealbiila n’ekimu
nga even in the darkness
sitya mbera muggumu
because i know you are stronger than bulikimu
watwambazza
watwagala
n’enyimba za elly wamala
wazinjagazza
nga buli ky’enkola onzikililizza mu
nebbizibu ng’obiffula byangu
telli mukazzi akusinga
telli nayenna alimusinga gw’enyimba
maama you are the best even okufumba
ndidde everything naye eyiiyo yesinga
oli malayiika
omukazzi asinga obulunji
maama oli ambasadda wa katonda
ensulo y’ebilunji
era nabino byendi byonna
gwe wassima omusinji
mumusana n’enkuba
gwe tewapowa
omukadde anzala kano akayimba kako
maama
ooh maama (ooh maama)
webale maama
byonna maama (byonna maama)
gwe maama
ooh maama (ooh maama)
webale maama
byonna maama (byonna maama)
maama nsonyiwa
silina binjji byakuwa
byonna obigwanila
era ndyeno nkola
nsabila esaala
sente bwenafuna
nziijje nkukyalire
ndyeno omutiima gunuma
kuba nkiimanyi olumu enjala ossula
nsabila maama njakusenvula mpola
ey’embera njikyuse
maama don’t cry no more
am not a child no more
maama don’t cry no more
you ain’t gotta worry no more
maama don’t cry no more
think about me and smile on
maama don’t cry no more
you ain’t gotta worry no more
maama
ooh maama (ooh maama)
webale maama
byonna maama (byonna maama)
gwe maama
ooh maama (ooh maama)
webale maama
byonna maama (byonna maama)
see you got learn to love your mother
because you will never get another
see me i believe in love from first sight
because i fell in love with my mother
the moment i opened my eyes and i saw her
maama pallaso maama sucker free boss
maama king of the east
maama herbet sk!lls
maama musumba
maama chameleon
maama hotboy
maama radio and weasle
maama dinari
maama akay47
maama everybody we love you
letras aleatórias
- letra de panzerschuss - he!z
- letra de come find me - mr. scruff
- letra de er'body kno' me - 8ball
- letra de 멋있게 (sassy me) - red velvet
- letra de so cold - jerms rebell
- letra de freestyle untouchable #1 - mac tyer
- letra de мусордуша (intro) (trashsoul) - j.t.bey
- letra de un mondo raro - dimartino & fabrizio cammarata
- letra de who you are - bethel music
- letra de blind (numb remix) - numb