letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de gwesambayo - ntaate

Loading...

tuleme kwerabira mangu
nti mukama tatulekulira
nti era amanyi galina bwajja’yo ayita nago
tuleme kwerabira mangu
nti byetuwulira abiwulira
n’obulumi bw’oyitamu
amala kubupima oba obusobola
tulwazanga
twemulugunya
twefulira ddala
abategera embeera okusinga oyo eyagisa munkola
tufiirw-nga twekubagiza
twefulira ddala abalumiddwa okusinga oyo taata atulaba mubulumi
nga naye tulina kusaba
nti kyetukozeko tukoze
naye ate gw’asembayo
okusalawo kwo mukama tewaliyo akuddamu
tujjanjabye tufubye naye ate gw’asembayo
obusawobwo gwe mukama tewaliyo abuvuganya
tuleme kwerabira mangu nti omulabe ye amulabisa maaso (amulaba na maaso ye)
nti era amulaba wayimiridde nga akukuba obusaale
tuleme kwerabira mangu nti yabuyimiriranga mu maaso
nga gwe oli eyo olya butaala
anti osomose okuffa n’okuziyira
tulwazanga twemulugunya
twefulira ddala abategera embeera okusinga oyo eyagisa munkola (okusinga yee)
tukaabanga, twekubagiza, twefulira ddala abalumiddwa okusinga yesu atulaba mubulumi
nga naye tulina kusaba
nti kyetukozeko tukoze naye ate gw’asembayo
okusalawo kwo mukama tewaliyo akuddamu (yesu)
tujjanjabye tufubye naye ate gw’asembayo
obusawobwo gwe mukama tewaliyo abuvuganya (uh uh uh)
nti kyetukozeko tukoze naye ate gw’asembayo
okusalawkwo mukama tewaliyo akuddamu
tujjanjabye tufubye naye ate gwe asembayo (yegwe nantamegwa)
obusawo wo bwo gwe mukama tewaliyo akuvuganya
kyetukozeko tukoze naye ate gw’asembayo (taata w-nge)
okusalawokwo mukama tewaliyo akuddamu
ffe’no tujjanjabye tufubye naye ate gw’asembayo (ngezako naye gwe asembayo)
obusawobwo gwe mukama tewaliyo abuvuganya

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...