letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de entebbe - maurice kirya

Loading...

[maneno ya “entebbe”]

[shairi 1]
siba siba ensawo muzinyweeze
ngenda entebbe eyo mundeege
ngenda kupakasa ensimbi nzireete
neera mbasaba emikissa egyo mujimpe
yeah, yeah, yeah

[kwaya]
akuume atakuumira mpeera
akuume atakuumira mpeera
tujja kutuuka
akuume atakuumira mpeera
akuume atakuumira mpeera
[shairi 2]
ngenda naye buli gyemba
mbeera mbalowoozako buli wemba
mbeera nzijukila ebiseera mwetwaava
embeera yali nkalu naye kati baba
nedda

[kwaya]
akuume atakuumira mpeera
akuume atakuumira mpeera
bijja kukyuuka
akuume atakuumira mpeera
akuume atakuumira mpeera

[daraja]
entebbe road (ngenda)
ndeeba (ngenda)
kibuye (ngenda)
najja (ngenda)
namasuba (ngenda)
seguku (ngenda)
nk-mba (ngenda)
entеbbe (ngenda)

[kwaya]
akuume atakuumira mpeera
akuumе atakuumira mpeera
tujja kutuuka
akuume atakuumira mpeera
akuume atakuumira mpeera
[chombo]

[shairi 3]
abamanja bambi muninde
bemanja bambi muzimpe
ngenda kukazana ssente nzileete
neera mbasaba emikissa egyo mujimpe
yeah, yeah, yeah

[kwaya]
akuume atakuumira mpeera
akuume atakuumira mpeera
tujja kutuuka
akuume atakuumira mpeera
akuume atakuumira mpeera

[shairi 4]
neebaza abalungi abanyamba
neera, neebaza emikwaano n’enganda
ngenda kusomoka ensalo ezo nenyanja
neera mbasaba emikissa egyo mujimpe, baba

[kwaya]
akuume atakuumira mpeera
akuume atakuumira mpeera
bijja kukyuuka
akuume atakuumira mpeera
akuume atakuumira mpeera
[daraja]
entebbe road (ngenda)
ndeeba (ngenda)
kibuye (ngenda)
najja (ngenda)
namasuba (ngenda)
seguku (ngenda)
nk-mba (ngenda)
entebbe (ngenda)

[kwaya]
akuume atakuumira mpeera
akuume atakuumira mpeera
akuume atakuumira mpeera
akuume atakuumira mpeera

[chombo]

[nje]
ogiranga nodda mwaana w-nge
bwofuna ennusu omalanga nodda
bwofuna essimu okubanga notugamba lwodda
ogiranga nodda mwaana w-nge
bwofuna ennusu omalanga nodda
bwofuna essimu okubanga notugamba lwodda

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...