letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de masuuka - lydia jazmine

Loading...

hey ey

laba laba obudde bwe bugenze
obudde buwungeera ah ah
nze akwagala gyendi eno
hmm
nkutegekedde ebiwooma
by’oyagala byonna mbimanyi
mu luzungu ne mu luganda
baibe
nsasiidde abakuswama
abatakimanyi nti oli muntu w-nge
ba champion abakusamba
tuli bangi
tuli bangi abakwegomba
bangi abakozesa programme
nze omanyi gy’onsanga ah

mukwano gwe masuuka ah
ow’omukwano gw’onebasa ah ah
mukwano gwe masuuka ah
ow’omukwano gw’onebasa ah ah
mukwano gwe masuuka

mukwano ne bwetulwana
mu kasirise eyo mu kisenge kyaffe
ekitiibwa ne tukikuuma
wansuula
wansuula dda mu kitimba
onfulowingiramu nga musaayi
mu mutima ne mu magumba
sweetie
neebaza abakukuuma
wessiri nebakuwooyawooya
n’ekatonda eyakutonda
ntegese ebimuli
ntegese ebimuli tujubilatinge
darlin’ w-nge
lwe lunaku lwe twesanga
mukwano gwe masuuka ah
ow’omukwano gw’onebasa ah ah
mukwano gwe masuuka ah
ow’omukwano gw’onebasa ah ah

wasanga bangi
walimbwa bangi
wasalawo kubeera w-nge
nga bakuyisaamu amaaso
ng’omukwano gwo ate gwa bbeeyi
naganzako be naganzako
mu biseera by’obut–teeyi
nga bampisaamu amaaso oh
ng’omukwano gw-nge gravy
wasanga bangi
walimbwa bangi
wasalawo kubeera w-nge
nga bakuyisaamu amaaso
ng’omukwano gwo ate gwa bbeeyi

mukwano gwe masuuka ah
ow’omukwano gw’onebasa ah ah
mukwano gwe masuuka ah
ow’omukwano gw’onebasa ah ah
mukwano gwe masuuka ah
ow’omukwano gw’onebasa ah ah
mukwano gwe masuuka ah
ow’omukwano gw’onebasa ah ah
laba laba obudde bwe bugenze
obudde buwungeera
nze akwagala gyendi eno

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...