letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de nsumulule - liam voice

Loading...

mmmh ndibeerawo
enkuba neweriba etonya
ng’ebisooto ku kubo binetimbye
siri swaala nga nina ow-nge
mm mmh abo baagala
ekyokulya okisule mutaka
tebamanyi olina obutuuze eno oli mutaka
langi yaffe njeru teri fuuka kitaka
never will it be

kaabe barter trade
newaaba wa kuwa bulamu
my baby ndikuwerayo obulamu
batwalemu obw-nge

kasita okiriza kansumulule
nsumulule omutima
leeka nsumulule omutima
ngukukwase
leeka nsumulule
nsumulule omutima
leeka nsumulule omutima
ngukukwase

love newuunya
onjagazaki omwana womwaavu
nga n’olugoye nyambala lumu e week
ogumidde obuswavu
kyenva nkutadeko tick
nsaba omutonzi bwaliba antwala
anteke gyanteeka gyamanyi nti olinsanga
oba munaku
kaabe barter trade
newaaba wa kuwa bulamu
my baby ndikuwerayo obulamu
batwalemu obw-nge

kasita okiriza kansumulule
nsumulule omutima
leeka nsumulule omutima
ngukukwase
leeka nsumulule
nsumulule omutima
leeka nsumulule omutima
ngukukwase

enkuba neweriba etonya
ng’ebisooto ku kubo binetimbye
siri swaala nga nina ow-nge

kaabe barter trade
newaaba wa kuwa bulamu
my baby ndikuwerayo obulamu
batwalemu obw-nge

kasita okiriza kansumulule
nsumulule omutima
leeka nsumulule omutima
ngukukwase
leeka nsumulule
nsumulule omutima
leeka nsumulule omutima
ngukukwase

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...