letra de love olinonya - liam voice
hmmm
nze nali omu nti
nga nabulwa essanyu
wandaga love
n’onondayo ooh, eh
mu mutima gw-nge, nayiga okwagala
n’obwongo bw-nge, n’obukakasa nti oli wa mbala
kati ondese mu bbanga
ontadde mabega ndi mu bag
n’ennyanja y’omukwano mu jug
mw’ontadde baby nga ndaaga
buno obulumi mbukooye
leka ngende love olinonya
olinonya
love olinonya, uh no no
leka ntawaakale love olinonya
olinonya
love olinonya, uh no no
ooh hmm yeah yeah
ompadde divorce
n’abanjagala bakoze loss
ondiddemu miwuula osudde bikuusi yi, wo wo! (hmmm hmmm hmmm!)
mpulira gusinze nze
okujja mu bwakabaka bwo n’onsiba engule ya sseŋŋenge
uh no, bw’oba okitadde lwa ssente
leka ngende nkole bwe ndiba nfunye ssente
leka ngende love olinonya (kangende love olinonya)
olinonya
love olinnoonya (kangende love olinonya)
leka ntawaakale love olinonya (kangende love olinonya)
olinonya
love olinnoonya (kangende love olinonya)
nze nali omu nti
nga nabulwa essanyu
wandaga love, n’onondayo ooh, eh
mu mutima gw-nge, nayiga okwagala
n’obwongo bw-nge
n’obukakasa nti oli wa mbala (oh yeah)
kati ondese mu bbanga
ontadde mabega ndi mu bag (ooh yeah)
n’ennyanja y’omukwano mu jug (ooh yeah)
mw’ontadde baby nga ndaaga (ooh yeah yeah eh)
buno obulumi mbukooye
kangende love olinonya (olinonya, olinonya)
kangende love olinonya
kabejja
letras aleatórias
- letra de halfmoon - pinkwash
- letra de troca - thalia & ángela aguilar
- letra de how would you plead? - ed kuepper
- letra de arab bitch - jo$h2lit
- letra de beyond me - johnny manchild & the poor bastards
- letra de p!nk whitney - nick6383
- letra de tonite - big baby tape
- letra de get some - yung bao
- letra de nun 4 me - wizz havinn
- letra de to de vpn speedplug - jetsetter