letra de kukaliba - liam voice
baby baby my love is for you
everything is for you
by’onkola baby, by’ebintabula
and i yearn for you babe
bwemba kayimba njagala ompe sweet melody
osaana ssanyu ng’onyiize ndeete apology
love yo y’amaanyi ejjudde technology
mu mutwe onkuba okirako bu waragi
oba obulamu bunyuma butya?
nga ntudde naawe baby tusuna guitar
nga nkuyimbira obuyimba kiriba kitya?
naye baby obikola batya nooo!
bwemba kayimba njagala ompe sweet melody
osaana ssanyu ng’onyiize ndeete apology
love yo y’amaanyi ejjudde technology
mu mutwe onkuba okirako bu waragi
bwe tuba babiri
balitukululira ku kaliba
mu mutima bwe nnumwa
nga ndowooza ku ggwe
ne ŋŋuma mu mutima
bwe tuba babiri
balitukululira ku kaliba
mu mutima bwe nnumwa
nga ndowooza ku ggwe
ne ŋŋuma mu mutima
eeh nzikirizza onteeke mu bottle
oli mata nkwenyweera nga lato
love yo entuga bulago
nze kye nsaba ffe tutte mukago
nze manyi omukwano gwe nina
gutiiriika maaso go amalungi g’olina
na guno omutima gwe nina ng’ochillinga
kye nsaba mw’oba owummulira
oba okola otya baby ebintu byo?
by’otunula bw’otyo ne mbulwa otulo
ng’obunyonyi nzikuta ndabyewo obulo
mu love ndi mulwadde gwe ddwaliro
bwemba kayimba njagala ompe sweet melody
osaana ssanyu ng’onyiize ndeete apology
love yo y’amaanyi ejjudde technology
mu mutwe onkuba okirako bu waragi
bwe tuba babiri
balitukululira ku kaliba
mu mutima bwe nnumwa
nga ndowooza ku ggwe
ne ŋŋuma mu mutima
bwe tuba babiri
balitukululira ku kaliba
mu mutima bwe nnumwa
nga ndowooza ku ggwe
ne ŋŋuma mu mutima
oba obulamu bunyuma butya?
nga ntudde naawe baby tusuna guitar
nga nkuyimbira obuyimba kiriba kitya?
naye baby obikola batya nooo!
oba okola otya baby ebintu byo?
by’otunula bw’otyo ne mbulwa otulo
ng’obunyonyi nzikuta ndabyewo obulo
mu love ndi mulwadde gwe ddwaliro
bwe tuba babiri
balitukululira ku kaliba
mu mutima bwe nnumwa
nga ndowooza ku ggwe
ne ŋŋuma mu mutima
bwe tuba babiri
balitukululira ku kaliba
mu mutima bwe nnumwa
nga ndowooza ku ggwe
ne ŋŋuma mu mutima
letras aleatórias
- letra de lasciami andare (live) - levante
- letra de drogué du village - sir pathétik
- letra de can't wait - twindem
- letra de money mitch - p110 mitch
- letra de j'ai tiré remix - sahrot
- letra de one of us - slenderbodies
- letra de hatchback - twindem
- letra de underwater trench - jacksxn
- letra de эдипов комплекс (diss sifo) - svyat
- letra de blood rage - lxcixs