letra de naaza - jamie ategeka
[intro]
neewaayo… oh yesu… eh-yeah…
[chorus]
nnaaza, ntukuza, nsitula, ompe amaanyi
nnaaza, ntukuza, nzijuza n’omwoyo wa katonda

[verse]
mpaayo obulamu nga ssaddaaka, nkyusa n’omuliro gwo
ekyo ekisa kyo nga kirungi, leero kimpaludde
mpaayo obulamu nga ssaddaaka, nkyusa n’omuliro gwo
ekyo ekisa kyo nga kirungi, leero kimpaludde
mpaayo omutima nga ssaddaaka nkyusa n’omuliro gwo
ekyo ekisa kyo nga kirungi, leero kimpaludde
[chorus]
nnaaza, ntukuza, nsitula, ompe amaanyi
nnaaza, ntukuza, nzijuza n’omwoyo wa katonda
[bridge]
nnongoosa omutima, ka ntuuke buziba
ka nsenge ku lwazi, eky’amagero kyange
nnongoosa omutima, ka ntuuke buziba
ka nsenge ku lwazi, eky’amagero kyange
nnongoosa omutima, ka ntuuke buziba
ka nsenge ku lwazi, eky’amagero kyange
nnongoosa omutima, ka ntuuke buziba
ka nsenge ku lwazi, eky’amagero kyange
eky’amagero kyange (kiri awo)
obulamu bw-nge (buli awo)
emirembe gyange (giri awo)
bye njagala byonna

letras aleatórias
- letra de svalorna - laleh
- letra de get this thing on time and that pretty - get this thing on time
- letra de quem nós somos pt. 2 - t e r r o r gang
- letra de havoc ( ft altimet& sonaone ) - joe flizzow
- letra de genauso - b-tight
- letra de best song from a movie medley - ramones
- letra de what you came here for - critical bill
- letra de lo siento - saudin
- letra de we are (j-dog and killtron remix) - hollywood undead
- letra de você é meu rolinho parmalat - gramofocas