letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de obote 2 - ivoltage

Loading...

(verse 1)

mbalubye nga busajja
numanga musujja
mbwatukanga kojja
nze filed soldier
luga fulo soldier
mbalisa akakanja
feke rapper muwenja
banzala bulenga
nakowa amabajja
nga omulunyanja
mpiita stranger
muluga ndi major
musujja wewe kujja
sagala kajjanja
anjagala yajja
attanjagala tojja
k-mazzi ntegejja
ku mic mbubujja
emitima jibatujja
nga red ndi danger
mbasinga amayinja
bafan kabuso
uncle ye senga
atansojja kimusojja
bafala mbakijja
technique za kinijja
buli joli nkuwenjja
bwenkwata tontajja
nvawo mundojja
mbu katonda yambajja
ngomusota mbabojja
mulusuku mbayunjja
(hook)

obote ii, ivoltage
obote ii mpulira mudogodda
obote ii hi mwenno sisoni mbalumbye nga obote ii
njirinya nekibaluma obote ii
ebiluma abayaye ebyo obote ii
nabibala dda nyo obote ii
mwenno sisoni mbalumbye nga
nkitandiise mundaba obotе ii
nkikubye munziga obote ii
emikono sigyilaba
obote ii mwеnno sisoni mbalumbye nga obote ii

(verse 2)

eno tune muliro
nyigidde efumbiro
ntabukira ku fulo
mwana mu luga fulo
mbasinga style
mbazukussa mu tulo
ndiwakibuli tonenganga nenkulaga lo
neyagalira mu ngoma
nkuliremu freestyle
okuwandula kekab-n-ro nga museveni
ne kigalo
nakula ndi bad
womanyira nkusokola emimiro
luga luga
my pillow
mwambala nga kyambalo
ku tracker mudduka mbilo
(hook)

obote ii, ivoltage
obote ii mpulira mudogodda
obote ii hi mwenno sisoni mbalumbye nga obote ii
njirinya nekibaluma obote ii
ebiluma abayaye ebyo obote ii
nabibala dda nyo obote ii
mwenno sisoni mbalumbye nga
nkitandiise mundaba obote ii
nkikubye munziga obote ii
emikono sigyilaba
obote ii mwenno sisoni mbalumbye nga obote ii

(verse 3)

zoleya luga
olabe bwekusotasota
muluga ndi general
anti mbasinga zinyota
anyumirwa ruga fulo
genda kuwonya enyota
ndi mukambwe wonsanga
wonsanga oyinza n’kundota
luga mukulukuta, ku mic
mbatta wulira bwenfulutta
rhyme mbametta
nga luga doctor
abasungu bandotta
mu lwapu nze mutaputa
nvimba ku street nag
besigye mu free quarter
ninga senyinga omutto
bwonyiza nkolokota
anepikira ku flow mwana
njakutta. bwegaba majje
emuddu etabusse bwe ratatata

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...