letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de katonda asinzibwe - isaac senteza

Loading...

nyimusiza emikono jange hallelujah, hallelujah
nyimusiza omutima gw-nge hallelujah, hallelujah

tukusinza, omwana gw′endiga
tumuwane, wakitibwa
omutima gw-nge gunonya
njagala ku k-manya

njagala k-manya mutima gwo
nkuntegere nkusinze
awo ku ntebbe yo wottuula
nzigulilawo eggulu

njagala k-manya mutima gwo
nkuntegere nkusinze
awo ku ntebbe yo wottuula
nzigulilawo eggulu

njagala k-manya mutima gwo
nkuntegere nkusinze
awo ku ntebbe yo wottuula
nzigulilawo eggulu

golokoka gwe emmeme yange
tokwatibwa nsonyi yimusa oluyimba hallelujah
waliwo empologoma mundayo
ewulugguma situka osinze, yahweh

golokoka gwe emmeme yange
tokwatibwa nsonyi yimusa oluyimba hallelujah
waliwo empologoma mundayo
ewulugguma situka osinze, yahweh

situka osinze, yahweh
situka osinze, yahweh
sinza tenda (yahweh) sinza tenda(yahweh)

katonda asinzibwe lero lubera
mu byensigaza lwe luyimba
katonda asinzibwe lero lubera
hallelujah, hallelujah

katonda asinzibwe lero lubera
mu byensigaza lwe luyimba
katonda asinzibwe lero lubera
hallelujah, hallelujah

ffe tusinza hallelujah (hallelujah, hallelujah)
tuwanike emikono (hallelujah, hallelujah)
abatukuvu tusinza (hallelujah, hallelujah)
ne bamalayika (hallelujah, hallelujah)
hallelujah, hallelujah

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...