letra de sinza - eddy kenzo
ekitiibwa nettendo bikuddilenga ah ah
gwe eyatonda ensi eno, ate ela neggulu
muyite lugaba
lugaba mukama lugaba
muyite lugaba, annunudde n-z-ja mubunnya
omuntu ava wala, ava wala
omuntu ava wala
okutuuka ewala
eno ensi etabuka, ah etabuka
eno ensi etabuka, nga buli wodda ekunyiga
ekisooka osobelwa
abange osobelwa
nga abanji basituka
kyokka gwe olemwa
olwo ebibuuzo nebitandika
nti oba ye nze nalya ki?
binji n0byebuuza
naye mukama namukola ki?
so nga gwe bosinga
bo tobalowoozako
webuuze bwebabeela
bwoba gwe olajana
so sinza
sinza ah ah
sinza
kuba mukama akwagala
sinza
sinza ah ah
sinza
mwebaze obulamu bwolina
akaseera kajja, kajja
akaseera ko kajja, kajja
akaseera kajja, kajja
time yo gyeeli linda
akaseera kajja, kajja
akaseera kajja, kajja
akaseera ko kajja, kajja
time yo gyeeli linda
so sinza
sinza ah ah
sinza
kuba mukama akwagala
sinza
sinza ah ah
sinza
mwebaze obulamu bwolina
ntumila abalwanyi mu nsi
abaayiga ebizibu byensi
nemubikwaasa omutonzi wensi
kubanga ye kamala byona
beela omulwanyi mu nsi
alwanyisa ebizibu byensi
twabisanga mu nsi
toggwako emirembe m nsi
luliba lumu netua mweno ensi
baaba tolwaana na nsi
twabisanga mu nsi
kimanye bintu bya nsi
nsaba nyo emirembe munsi
mukama nsaba onsasire
nga bwemba sitegedde
munange nsaba ongondeze
nkunwaasa ensawo yange
taata ongaziyize
mpozzi nabalabe bange
yingila otaase
obusungu bakendeeze
silina musango mu nsi
oh yeh, taata bangondeze
so sinza
sinza ah ah
sinza
kuba mukama akwagala
sinza
sinza ah ah
sinza
mwebaze obulamu bwolina
akaseera kajja, kajja
akaseera ko kajja, kajja
akaseera kajja, kajja
time yo gyeeli linda
akaseera kajja, kajja
akaseera kajja, kajja
akaseera ko kajja, kajja
time yo gyeeli linda
so sinza (sinza ah ah)
sinza ah ah (sinza ah)
sinza (sinza ah)
kuba mukama akwagala (sinza )
sinza (sinza ah ah)
sinza ah ah (sinza ah ah)
sinza (sinza)
mwebaze obulamu bwolina
sinza
sinza ah
sinza ah ah
sinza
sinza ah
yo buta magical
sinza
sinza ah
sinza
letras aleatórias
- letra de review - l-dakid
- letra de you left me alone - wesley ignacio
- letra de silvertejp - ludwig bell
- letra de hvis det ik' skal være os - joey moe
- letra de grammy family - keanu jones
- letra de three little birds - nimbus(zambia)
- letra de wonder wheel - dan zanes & friends
- letra de eyes so bright - cate le bon
- letra de prada (the luxury of suffering) - jimi cravity
- letra de bebe bonita - dance dj