letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de mulungi - eddy kenzo

Loading...

muk-ma mulungi
muk-ma mulungi
sawa ! sawa ! sawa leh
sawa sawa sawa leh

abakkiliza tuyimbe
sawa leee
obulungi bwo mukama
bwebumyusa ensaali
obulungi bwo bwe’bwaalula emigga
bwebwaawul’enyanya ate ela mu mina
obulungi bwo bwebugonza ebikaluba
obulungi bwo mukama obwanfuula omuntu
yeah eh

[chorus]:
tuyimbe, sawa lee
tugambe, sawa lee
oh abakiliza
tuyimbe sawa lee
tuyimbe sawa lee
oh muungu wee

mukama mulungi nyo
mukama mulungi bya nsusso
hey yeah
ente enywe gadugala
mwemuva ameelu
labo ono yazalibwa kaddugala
kyokaa yakozessa abeelu
en’ensi kekyuuke
ekyuuke kasita mukama gyali
takyuuka
abantu bakyuuke, bakyuuke
kasita mukama waali
takyuuka
ebigenda bigende bigende
kasita mukama waali
taligenda
abakiliea muliwa
kandabe emikono
muliwa mbalabe
tuyimbе, sawa lee
tugambe, sawa lee
oh abakiliza
tuyimbe sawa lee
tuyimbe sawa lee
oh muungu wee
mukama mulungi nyo
mukama mulungi bya nsusso

nzе atalina maanyi galwaana
tewagampa
wampa bwongo buno bwenkyanga
olwo nensarvivinga mu maw-nga

kati nkusaba ompe amagezi noolutegeela
ebintu byenkola byonna
mbe nga mbitegeela
abanimilila mukama mbakukwaasa

tuyimbe, sawa lee
tugambe, sawa lee
oh abakiliza
tuyimbe sawa lee
tuyimbe sawa lee
oh muungu wee
sawa lee
everything’ok
sawa… sawa le

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...