letra de ogamba otya - dynaso wegoso
(intro)
black market records
ah kendrat
buke beats
(verse 1)
(kendrat)
nze kampala bulago mbalimu nga chain
tetubulwa agula sukali ne cocain
tufuba okukola yade nga tufuna mpola
tuli ba hustler ella mutugende mpola
buno obulamu tubukungula nga kamila
atantuba sik-malayo nsaba tompola
(dynaso wegoso)
time fi shine we gat no time to lose
kasita nsimbula teli byakudayo
nasisimuka sidamu kwebaka
mubuli kyenkola nkikola seganya
wentandika okunyumya gyempise
mugyenvude okolamu ka picha
mukama mwebaza makubo gatema
kebenyanja sibulwa wempita
(chorus)
obade ogamba otya
obade ogamba otya (mbu tontya)
obade ogamba otya
obade ogamba otya (mbu tontya)
wegoso kati tekawo еntisa
woba nga ogamba totya
kati tekawo entisa woba nga gwe tеwagopa
wobela nga tewanyeleka kati tekawo entisa waaaa
(verse 2)
(kendrat)
blood gwe obade ogamba otya
ekigoma ekigoma kyakubye abaniga basibye
tuli ku ka party bakube bidandali
bo bafa mafandali omuko owendali
totunula kubali kigoma kikonkone
amachupa bagekube
aisha ne tonny amabala bagagule
uganda mubafilika tulinga bajamayi
street wozitukako tu ham zabamelika
masasi gakutulika kituze tokyakyayika
omuzanyo tugusulika ba ghetto yut mu uptown
kuba kulabisa uganda twajisalako kiloto kubakakasa
blessss
(dynaso wegoso)
salawano wobanga ogamba totya
embwazilume buke yajifabanye
buli wensembela gwegyoli nokankana
mpita nga musisi zendeka zenjatika
wemba nkuba nkuba nenkakasa
nekubucha kilo zentemesa
ndi chuwa ejumba likaluba
gwe sembela nkulage byebina
(chorus)
obade ogamba otya
obade ogamba otya (mbu tontya)
obade ogamba otya
obade ogamba otya (mbu tontya)
wegoso kati tekawo entisa
woba nga ogamba totya
kati tekawo entisa woba nga gwe tewagopa
wobela nga tewanyeleka kati tekawo entisa waaaa
(verse 3)
(kendrat)
nze kampala bulago mbalimu nga chain
tetubulwa agula sukali ne cocain
tufuba okukola yade nga tufuna mpola
tuli ba hustler ella mutugende mpola
buno obulamu tubukungula nga kamila
atantuba sik-malayo nsaba tompola
(dynaso wegoso)
n-z-na k-mbaga omugole nasima
wen-z-na nakyawa gweyasima
yenze kawundo kali akakuba edilisa
ninga kilawuli ekigumu ekitamenyeka
namachupa nago olumu ntela ogameketa
yenze akatabula akatabula obutwa
kifalu nzibakuba nezisala
kasozi every high ate tekamogoka
(chorus)
obade ogamba otya
obade ogamba otya (mbu tontya)
obade ogamba otya
obade ogamba otya (mbu tontya)
wegoso kati tekawo entisa
woba nga ogamba totya
kati tekawo entisa woba nga gwe tewagopa
wobela nga tewanyeleka kati tekawo entisa waaaa
ay man mi name dynaso
letras aleatórias
- letra de peligros - fangoria
- letra de doldrums - elbow
- letra de sangue dai polsi - lil jolie
- letra de laughing - r.e.m.
- letra de what would love do - jason mraz
- letra de deroute - gråzone
- letra de let's be friends - leogun
- letra de суки нам все отдали - jarmush
- letra de alting / ingenting - ukendt kunstner
- letra de the explanation - curren$y