letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de troy mc - dear ex

Loading...

you know
it hurts so much when you lose someone you love
more so when you’ve been together for years ,yeah
sh-t hurts bro pyong
nakwagala ,omutima n0bulamu bw-nge nembiwayo ku lulwo
nayiwa amaziga,kati obulamu bunyiga okufa nze sikyafuna tulo
nabonabona, omukwano wagugaba gwona kyoka nga yenze balo
nafuna okutya ,nentandika okufuna ebifananyi ebintiisa eyo mu kiro

naye nga kiki dear
ekyakundesa baby nze nondeka mu kutiya
nayiwa amaziga when you left me in the area
olwomukwano omungi gwenalina when you you near

samanya nti embeera elibeera bweti
twefumita engumi nga twesika amasaati
wandaga omukwano mungi from the start
love yiino eyiise nga yakatuuka makati

pretty beauty baby nakulinda
wamalamu amanyi gona genali nga nsonda
kyoka nga nsaza ennaku no buli lukya ku calendar
nga nkulinda okomewo nga newala okuyenda

munsi yona yegwe gwenali nalonda
when i was down baby you were my defender
naye kati ndiwano nekwese mu kasonda
mubintu byolina okola wasalawo kugenda
wamenya omutima nogenda
wamenya omutima nogenda
wamenya omutima nogenda
wamenya omutima baby mwana nogenda
wamenya omutima nogenda
wamenya omutima nogenda
wamenya omutima nogenda
wamenya omutima baby mwana nogenda
kati okuva wewagenda mbera mubirowoozo
ninga owa traffic akutte atalina bisaanizo
enviiri zagwa ku mutwe setaaga kisanirizo
ntidde ninga mwana agenda mubibuuzo

nzuuno baby love wajiziika
omukwano nogulyawo nogubika
nomenya olugendo lwamapenzi agakatandika
noleka nze akwagala nogenda ne sharuq

kyanuma mubutuufu kyanyiga
obuze bwona wabujayo nebweraga
notwaala emboozi zabo bolowoza ntino wesiga
nze nakulaba dear nga otandise no okwetaga

4 years down the road i was waiting for you
wamenya omutima dear now am crying for you
nali manyi gwe konjagadde omponyeza emiyaayu
amaziga gendimu gaba -rs-nal na man u

pretty beauty baby mwana gyolii
wandaga ekifananyi ekituufu mwana kyooli
nenkunyonyola ebituufu nga obiyita lwali
nongamba ntino tukite mbu tukome ba chali

tolababuli kimu kyasiraana
nenkugamba tudingane nogaana
nenkukakasa ntino waliwo abatuwalana
wagaana ok-mpuliriza nongamba ntino apaana
wamenya omutima nogenda
wamenya omutima nogenda
wamenya omutima nogenda
wamenya omutima baby mwana nogenda
wamenya omutima nogenda
wamenya omutima nogenda
wamenya omutima nogenda
wamenya omutima baby mwana nogenda

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...