letra de mboona - david lutalo
intro
musicraft
davie
davie lutalo
hehehehe
hmmm aah
verse i
wakkiriza notangana
omutima nkuwadde notwala
kati ate ondaga nkoona, girl
omukwano gunkutte gunkoona
gwe tunuulira engeri gye nfaanana
yogera lwaki tokyampuuna?
kola nze byonna sikyagaana
omutawaana kunzirusa
ngoba waliwo eyakunsoona eh
bae, ebyenju mu kisenge eh
tebabinyumiza batuuze eh
naye gwe abireese eh
amaka gwagasudde eh
chorus
baby oh na, (eh)
w-ngamba teri alikunsoona (eh, eh)
my sweet mboona (eh)
mukwano lwaki ombunya ensonda?
baby oh na, (eh)
w-ngamba teri alikunsoona (eh, eh)
my sweet mboona (eh)
mukwano lwaki ombunya ensonda?
verse ii
lwaki bwe nkugamba weefuula busy?
bwe nnyomba ogamba ndi nnyanyagize
mbu ninga nga lumonde mu kaveera agaze
kyusaamu baby olinzigya emize
mimi na wewe we nze naawe
kwawiri-ri milele na milele-le
abajega abansekerera bekyawe
nga binyuma tusonga mbele-lele
omukodo tofuuka atoonoona
olimu amasannyalaze gannuuna ah, eh
bino bye watandikawo binkanga, eh
ompolomya ninga nga mpaabaana, ooh
eeh no!
chorus
baby oh na, (eh)
w-ngamba teri alikunsoona (eh, eh)
my sweet mboona (eh)
mukwano lwaki ombunya ensonda?
baby oh na, (eh)
w-ngamba teri alikunsoona (eh, eh)
my sweet mboona (eh)
mukwano lwaki ombunya ensonda?
verse iii
essanyu lyange limpe (eeh)
buli lunaku mba ready (eeh)
jangu eno nkuweeke (eeh)
nkuwe love ekukeete
ani annyingirira ayagadde antabangule?
ngenda k-mufuula nseenene mukongole
bwotawuuna (eh eh)
ndeeta maziga unaniona (eh eh)
teriiyo mulala kebera yonna (eh eh)
kila situnataka kufuwona (eh eh)
kiki opapapapa ondeke ogende?
ngensonga wazitankudde
onsuulira ani babe?
pretty pretty egenda (eeh eh yeah)
chorus
baby oh na, (eh)
w-ngamba teri alikunsoona (eh, eh)
my sweet mboona (eh)
mukwano lwaki ombunya ensonda?
baby oh na, (eh)
w-ngamba teri alikunsoona (eh, eh)
my sweet mboona (eh)
mukwano lwaki ombunya ensonda?
letras aleatórias
- letra de vampire killer - the megas
- letra de you - josh kunze
- letra de broke - 96ix
- letra de gratitude - sade susanto
- letra de after mama's gone - chad cooke band
- letra de denial - james mccartney
- letra de wenn das telefon klingelt - te$o
- letra de near - keylo & nsolo
- letra de party voice - jessica andersson
- letra de majalulo - cruz cafuné