letras.top
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #

letra de ensi - david lutalo

Loading...

oooh oh ooh
eeh ah my uganda
watandika ddi emize emikyamu?
uganda apaana nedda!
mukwano gw-nge gwe manyi obulungi
uganda nedda tatta
ebyo byambe by’ani by’owagaza obusungu?
akuwaga ani akulimba?
gwe wakuza maama w-nge ne taata
ne ba jajja gwe eyaboola
watwagala nnyo watulabirira
ng’okuba yenna atuŋŋoola
yeggwe gwe tumanyi totwefuulira nno
tugambe kiki wanyiiga?
oh bambi sorry!
suula ebyambe wansi obusungu bungi
oba ssi gwe oli
ow-nge gwe manyi ono emitaafu mingi
tw-tandika ddi okweteekera kamyu mu doodo?
ensi yaffe ssi bwetyo
mu mazima kuva ddi nga tusalagana nga nkoko?
ensi yaffe ssi bwetyo
ndowooza twesulika
ug bw’eti ssi bwe yali
ensi yaffe ssi bwetyo
the pearl of africa
kati ejjudde mpisa еmbi
ensi yaffe ssi bwetyo
kuva ddi nga tuli batemu?
ki sitaani otulya ng’amapaapaali?
kati tuttiŋŋana nga mbwa
oba uganda yavaawo nga tuli wandi?
eyatuloga simanyi ani!
empisa okucuuma ng’еkyolooni
gwe avaabira ekindaazi
menyako akatono okaweeko oli
wano akaaba tumusirisa
obutemu busigaze bali batelebaani, eh
y’asala munno obulago
n’amala ne yeesiigako akazigo
twetegera ki amalobo? eeh
kuno bwe tutyo ssi bwe tweyisa
ebyo bintu by’eri bunaayira
tusonyiwagana ng’era ba kika
tetuwambagana tutyo kijambula
tw-tandika ddi okweteekera kamyu mu doodo?
ensi yaffe ssi bwetyo
mu mazima kuva ddi nga tusalagana nga nkoko?
ensi yaffe ssi bwetyo
ndowooza twesulika
ug bw’eti ssi bwe yali
ensi yaffe ssi bwetyo
the pearl of africa
kati ejjudde mpisa embi
ensi yaffe ssi bwetyo
ok-manya ekitugoba kitabuse
n’abakazi baddukayo mu biyungu
twewaze nnyo nnyo mungu
ndowooza n’asitula obusungu
twebunyizza ebiwundu
ki twetemamu ebitundu?
buli lwe wabaawo ekitabuse
tewabula gwe twekwasa nti gundi
naye tugambe ani ku luno?
nga ffe tukubagana obuk-mbi
oh oh oh my lovely uganda
guluma nga kati nkolooto
oh oh fire twokya guno mugomyo
buli omu funa ku tuzzi weeyiweko
naaza enziro kyuusa enneeyisa yo
oh oh mama nkolokooto
oh oh fire twokya guno mugomyo
buli omu funa ku tuzzi weeyiweko
naaza enziro kyuusa enneeyisa yo
tw-tandika ddi okweteekera kamyu mu doodo?
ensi yaffe ssi bwetyo
mu mazima kuva ddi nga tusalagana nga nkoko?
ensi yaffe ssi bwetyo
ndowooza twesulika
ug bw’eti ssi bwe yali
ensi yaffe ssi bwetyo
the pearl of africa
kati ejjudde mpisa embi
ensi yaffe ssi bwetyo×2
double kick
yaled
davi lutalo

letras aleatórias

MAIS ACESSADOS

Loading...