letra de bino - crysto panda
bino
artin on the beat
by’ebiruma abayaaye
agikubye!
by’ebiruma abayaaye
crysto panda
bino bino by’ebiruma abayaaye
by’ebiruma abayaaye (olimba)
by’ebiruma abayaaye
ate obuzzeemu?
obuluma abayaaye (obubaluma)
bino bino by’ebiruma abayaaye (maama)
by’ebiruma abayaaye (gikube)
by’ebiruma abayaaye
kyokka nga buntu butono nnyo
bwe buluma abayaaye
crysto panda bad man true hustler
all the way okuva eri eri e ssakala
bwe kituuka mu kola nze sseemoola
so hard working nfanya nze siri wa malala
buli kimu kye nfuna
buli kimu kye nina
work w-nge, maanyi gange
ndya ku ntuuyo zange
bwe neeyagalamu
mbu neeragalaga
bwe neesudiyamu
mbu neesomasoma
yegwe fitina obulumi bwaki?
n’obuntu obutono bwе nkoze bubaluma?
i don’t know
i don’t see why muzimba emitima
ne mundaga еttima!
bino bino by’ebiruma abayaaye
by’ebiruma abayaaye
by’ebiruma abayaaye
level!
obuluma abayaaye
bino bino by’ebiruma abayaaye (maama)
by’ebiruma abayaaye
kyokka nga naawe osobola obwetuusaako
bwe buluma abayaaye
am the g.o.a.t
am the king of the mic
ono omwana ng’ayagalwa nnyo
by’ebiruma abayaaye ebyo
k-mulisa baby wo ku kitimba
kuba na figa yalagirwa
mu club kuddugaza mmeeza
by’ebiruma abayaaye ebyo
kats ne roja bawanvu nnyo
sl!ck stuart wa bi maama nnyo
ono lw-nga ye taba na side
mr. mosh, banaaye nga takula!
bino bino by’ebiruma abayaaye
by’ebiruma abayaaye
by’ebiruma abayaaye
ate obuzzeemu?
obuluma abayaaye
bino bino by’ebiruma abayaaye
by’ebiruma abayaaye
by’ebiruma abayaaye
kyokka nga buntu butono nnyo
bwe buluma abayaaye
bye bino ebiruma abayaaye
kuba na likes nnyingi
kuba happy mu buli buzibu
kwambala ku ngatto eyakabi
kusiba kaviiri akaakabi
kuba na baby wo nga waakabi (ekyana ekyo)
kulya na kwebaka bulungi
kuwonya na kwambala bulungi
bling bling n’amasaawa ag’ebbeeyi
kunywa ziri ziri zi belaire
kweriira kugaaya nkwacho
ennyonyi zifuula bugaali
kubeera n’akasente mu nsawo
kubeera ne bakasitoma
kutuleka ku zi blue tick
kyokka nga buntu butono nnyo
by’ebiruma abayaaye
by’ebiruma abayaaye
ate obuzzeemu?
obuluma abayaaye
bino bino by’ebiruma abayaaye
by’ebiruma abayaaye
by’ebiruma abayaaye
kyokka nga buntu butono nnyo
bwe buluma abayaaye
bino bino by’ebiruma abayaaye
muddemu message za banammwe nammwe
by’ebiruma abayaaye (olimba)
ki muleka banammwe ku scene?
by’ebiruma abayaaye
ate obuzzeemu?
ebiruma abayaaye
bino bino by’ebiruma abayaaye (by’ebibaluma)
by’ebiruma abayaaye (by’ebibaluma ebyo)
by’ebiruma abayaaye
kyokka nga buntu butono nnyo
bwe buluma abayaaye
naawe obwetuusaako panda gang
crysto panda
letras aleatórias
- letra de donna felicità - renato pareti
- letra de maledetta ragione - vasco rossi
- letra de 처음 하는 말 (the first word) - song yu vin (myteen)
- letra de why don't you love me - willie nelson, lukas nelson, & micah nelson
- letra de star line (stratos mix) - genki rockets
- letra de echao pa' lante - joe arroyo y la verdad
- letra de lauren caught my eye - crash
- letra de country's written all over me - kira isabella
- letra de estilo "bowie" - almas mudas
- letra de 14.02.2002 - saïan supa crew