letra de ebitubaako - calvary ministries
ebitubaako,birumya emmeeme, binyiga,ngojula kwetuga
ensi nefunda,bwetyo n′ekaluba newetamwa newebuuza walyaki
ng’oli awo wekka bwomu bwoti weegomba,ofuneyo akufaako
naye ekibi, bano bantu bannaffe bwalaba nga waggwaamu ngakwewala
ssuubi lyange nditeede mwoyo katonda w-nge atandekerera
entalo zange zonna mwendi katonda w-nge yan-z-nwanira.
oyo yantegeera ebyange gwembikwasa nnawummula ebya stress nembita
oyo gwembikwasa kubanga yantegeera nnawummula ebya stress nembita
oluusi wewaayo ofube okusanyusa abalala, neweelumya olwokuba omwagala
bwotyo nositula emigugu gyebandyetisse babuwe olwomutima omwagazi
mutima munda nolowooza,nolowooza nti okoze ekitundukyo, kyebalijjukira
okwandibadde ngokusiima,bazza bukyaayi newenyiwa kale
toga n′abantu tunuulira oyo byokola abisiima olifunamu empeera
tokoowakoowa okukola obulungi,katondawo ye ebyo byokoze abisasula
kisaananyo,okuba omwetowaze mubyokola kwossa n0bwesigwa
osonyiw-nganyo eri abakunyiiza,basembeze togeza kubeewala
tomanyi nabyankya bwebiriba ebyo olwaleero akujeeza enkya oliba mukamawe
towooleranga nebwaba bingi byakkoze mukwase katonda yanaamuw-ngula
mutima gw-nge tegeera ekyo kuuma kitiibwa kyo olifunamu obuw-nguzi
kkakana munsi gulumiza oyo katonda yekka yanakuyimusa
letras aleatórias
- letra de nowy czechów - kosmos
- letra de sugaree (live at golden hall, san diego, august 7, 1971) - the grateful dead
- letra de kaisi bajaai tune baansuri - aashish kaushik
- letra de hlm gladiator - black marché
- letra de yalda avuda - ילדה אבודה - shlomi shabat - שלומי שבת
- letra de wir finden uns wieder - chakuza
- letra de cin cin - alfv
- letra de kırmızı halı - massaka
- letra de lord have mercy - rené, l'enfant
- letra de slow motion - mtns