
letra de buganda anthem - buganda kingdom
Loading...
okuva edda n’edda eryo lyonna
eryo eggw-nga buganda
nti lyamanyibwa nnyo eggw-nga lyaffe
okwetoloola ensi yonna
abazira ennyo abatusooka
baalwana nnyo mu ntalo
ne balyagala nnyo eggw-nga lyaffe
naffe tulyagalenga
ffe abaana ba leero ka tulwane
okukuza buganda
nga tujjukira nnyo bajjajja baffe
baafirira ensi yaffe
nze naayimba ntya ne sitenda
ssaabasajja kabaka
asaanira afuge obuganda bwonna
naffe nga tumwesiga
katonda omulungi ow’ekisa
otubeere mukama
otubundugguleko emikisa gyo era
bbaffe omukuumenga
letras aleatórias
- letra de liar - cloud aerow
- letra de veins - 17psyche
- letra de она любит мой flow - neptune
- letra de in my mind - universe narrows
- letra de number one - dj tarico & dj consequence
- letra de move bitch - 26ar
- letra de queen of the night (2022) - kelly clarkson
- letra de own pain - hajin (하진)
- letra de сгорай (burn up) - molover
- letra de still alive - rihter